Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 190 listening Simba FM Live

29 August 2020 lunaku lwakusabira Ggwanga – Pulezidenti Museveni

August 27, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo Munnayuganda eyazze gyendi nagamba nti Mukama Katonda yamulabikidde namugamba nti nina okutegeka okusabira Eggwanga mu ngeri ya Scientific Katonda atuwonye ekizibu kya #COVID-19.
Nabwekityo nga nkozesa obuyinza obumpeebwa Ssemateeka wa Uganda mu kawayiro 2(2) aka Public Holidays Act, nangirira olunaku lwa 2 – August 2020, lunaku lwakusabira Ggwanga era lwakuwummula. Musigale mu mayumba gammwe oba mu mpya zammwe musabe.”