Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,517 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

20 basimattuse okufiira mu kabenje, bapookya – Budaka

December 14, 2017 · Mubiru Ali

Akabenje kagudde ku luguudo oluva Mbale okudda e Tirinyi,  Kkosita nnamba  UAR 991Z  ebadde etwala abagenda okuziika e Budaka bw'eremereddwa okulinnya olusozi Nansanga n'edda emabega n'egwa era abantu 20 baddusiddwa mu ddwaliro e Budaka nga emagombe banaasimbayo kitooke .

Akulira Police y'ebidduka mu Tawuni Kkanso y'e Budaka Bwala Gerald agambye nti akabenje kano kavudde ku mbeera embi emmotoka eno mwebadde. 

Wetwogerera nga abantu abafunye ebisago eby'amaanyi bakolebwako mu ddwalir lye Budaka.