160 bewandiisizza okuvuganya mumpaka za ffiga

Wetwogerera nga kati abakazi abasoba mu 160 be baakavaayo okwewandiisa okuvuganya mu zaabo Mungu beyagemulira obutuuliro wamu ne ffiga era minisita Godfrey Kiwanda ategeezezza nti mwetegefu okugenda mu palamenti ayongere okunnyonnyola eggwanga ku mpaka zino z’agamba nti tazirabamu buzibu bwonna.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.