Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live

16 bakwatiddwa lwa kutta muntu.

August 31, 2015 · Mubiru Ali

Abantu 16 Police ebagombyemu obwala lwa kutta muntu. Mu Disitulikiti ye Luweero mu Ggombolola ye Butuntumula ku kyalo kyawangabi, abantu bano omuli n’omukyala gyebaakolera ekivve Kino nga Kalungi Ibrahim yeyakubwa wabula oluvannyuma n’afiira mu ddwaliro e Mulago.

Omwogezi wa police mu Savanah Region Lameck Kigozi agamba nti okunoonyereza kulaga nti olukwe lw’okutta Kalungi lwali luluke bulusi era yattibwa mu bugenderevu.