Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 363 listening Simba FM Live

15 bavunaaniddwa mu kkooti y’amaggye

January 10, 2022 · Mubiru Ali
Abantu 15 abateeberezebwa okutta abasirikale ba Uganda Police Force basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’amaggye e Makindye Lt. Gen. Andrew Gutti.
Bano bavunaanibwa emisango okuli okutta abasirikale ba Poliisi mu Disitulikiti okuli; Wakiso, Mityana ne Kiboga wakati November ne December 2021.
Bonna emisango bagyegaanye