13 bafiiridde mu kabenje mu Mabira

Waliwo akabenje ddekabusa akagudde mu Mabira ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja era abantu abawerako balusuddemu akaba  oluvannyuma lwa  lukululana ebadde eva e Kampala okudda e Jinja okwambalagana ne Kamunye (Takisi).

Lukululana nnamba UEH 918Z ebadde yeetisse mitayimbwa bweyambalaganye ne Takisi nnamba UAB 290U nga ebaddemu abasaabaze kkumi na bana.

Omusasi waffe e Lugazi Mpiima Livingstone ayogeddeko  n’omwogezi wa Police e Lugazi Johnson Nsigambi n’ategeeza nti mu Kamunye ebaddemu abasaabaze 14 basobodde kutaasaamu aban

tu bokka era nga batwaliddwa mu malwaliro nga bapookya na biwundu. Kitalo nnyo ekyo!

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ekiggunda ky’omwaka teri kwekwasa