11 balidde obwa Faaza e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omusumba w’Essaza ly’e masaka kitaffe mukatonda Rev. Fr. John Baptist Kaggwa akubirizza abasosolodooti okwatagana obulungi n’omwepisikopi wamu n’okukolagana obulungi naba kristu. Bino omusumba abyogedde akulembeddemu ekitambiro kya misa mu e kerezia lutikko e Kitovu mu district y’e Masaka kumukolo ogw’okuwa obu father saako n’obudyankoni. Abafunye obu father bawerela ddala 11 ate abafunye obudyankoni bali 16 era nga ku bano kuliko Rev. Fr. Gonzaga Lukyamuzi ng’ono ava mu Parish y’e Kyanukuzi, Fr. Sonko Denis, Fr. Elias Tumwesigye nabalala.

Bo abafunye obudyankoni kuliko Kakoonye Godfrey, Ssekwe Mukasa Antoney, Onyango Joackim, nabalala.

Share.

Leave A Reply