Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 117 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Gavumenti yakuba ebibiina bya Opposition – Kizza Besigye

July 19, 2023 · Mubiru Ali

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye: “Ebibiina byebyobufuzi biremeddwa okukitegeera nti Gavumenti yawamba buli kimu. Tebasobola kwaŋŋanga kizibu kino. Bwoba olina obuzibu n’olemererwa okubumalawo bujja kukumalawo. Ebibiina byebyofuzi wano bikola nga ebiri mu nsi erimu demokulasiya omuyitirivu birowooza biri mu Bulaaya. Obuzibu buva ku Gavumenti kuwamba bya bufuzi ngeyita mu kubifuula ebyokukola ssente mu Ggwanga eryavu. Kati abo bonna abajja mu byobufuzi basobola okufugibwa obwongo nga bayita mu kubasuubiza emirimu n’okubawa ssente empitirivu.”