Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nalabula abantu bonna okutegeka engendo zaabwe nga bukyali kuba olunaku olwaleero bagenda kukola ekikwekweto okukwata abo bonna abavuga emotoka, piki piki wamu n’okutambula mu budde bwa curfew.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply