UNRA egadde oluguudo lwa Katuugo – Kinyogoga – Kaweweta

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kivuddyo nekitegeeza abagoba b’ebidduka bonna abakozesa oluguudo lw’e Katuugo – Kinyogoga – Kaweweta balina enteekateeka eruggala oluvannyuma lw’ebigoma okubbomoka era nga bakola ne Poliisi okulaba nti luggalwa. UNRA esaba abantu bonna okukozesa enguudo endala okuli; Ngoma-Buwana, Kinyogoga – Kiwoko, Kalagala – Kinyogoga ne Kiwoko – Kalagala – Kakoona.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abaana beekobaanye ne nnyaabwe ne batemaatema kitaabwe – Mityana