Latest News
0

UNBS egadde Barkery ekolera awakyaafu e Mbale

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kikoze ekikwekweto e Mbale mwekisangidde Kasampa bakery esangibwa mu Katale k’e Bugwere nga bakolera emigaati mu kifo ekikyaafu. Egaddwa nebannanyini yo nebalagirwa okulabikako ku kitebe kya UNBS babitebye.

More Similar Posts

Menu