Sports
0

Unai Emery agobeddwa ku butendesi bwa Arsenal

#SimbaSportsUpdates;
Omutendesi wa Arsenal Unai Emery agobeddwa oluvannyuma lw’emyezi 18 ng’omutendesi.
Emery Munnansi wa Spain yaliko mu Paris St-Germain ne Sevilla, yalondebwa okubeera omutendesi wa Arsenal mu May 2018, nga addira Arsene Wenger mu bigere.
Emery asikiziddwa aabdde omumyuuka we Freddie Ljungberg ng’omutendesi ow’ekiseera.
Tags:

More Similar Posts

Check Featured Posts
Menu