Latest News
0

Uganda Wildlife Authority esiimye omusirikale waayo eyataasizza abantu e Bundibugyo

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bisolo by’omunsiko ekya Uganda Wildlife Authority – UWA kivuddeyo nekisiima omusirikale waakyo Corporal Agaba Hannington nga akola nga Community Conservation Ranger mu kkuumiro ly’ebisolo erya Semliki National Park olw’omutima ogwekisa wamu n’obuvumu bweyayolesezza nga qdduukirira abantu b’e Bundibugyo abalumbiddwa amataba.

#UgandaFloods2019
#BundibugyoFloods
#EastAfricaFloods

More Similar Posts

Menu