Hon Nambooze Bakireke Betty; “Mu Kakiiko tutunuulira Minisita wabyanjigiriza nabyamizannyo oba mukyala w’Omukulembeze w’eggwanga?
Tumuyise ebbanga lyonna mu ka Committee on Government Assurances naye talabikako! Kati ensonga ng’eyo tugikole tutya?”