Tetulagirwa nga baana basomero – Hon. Ssemujju

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda agamba nti kibeera kimenya mateeka agafuga Palamenti Minisita okulagira Ababaka okugenda e Kololo bamusisinkane nga basoose nakukeberebwa kirwadde kya #COVID19. Ono agamba nti okutuula mu Palamenti olwaleero, Sipiika teyasoose kubalagira kusooka kubakebera COVID-19 nti era singa banakikola kijja kuteekawo embeera eyokunyomoola Palamenti.
#PlenaryUg

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro