Ssegiriinya ne Ssewanyana basindikiddwa mu Kkooti Enkulu

Munnamateeka Shamim Malende avuddeyo nategeeza nga Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana Aloysious ne Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates bwebasindikiddwa mu Kkooti Enkulu mu Kampala okutandika okuwozesebwa emisango egyabaggulwako oluvannyuma lwokunoonyereza okukomekerezebwa.
Omulamuzi wa Kkooti y’e Masaka ow’eddaala erisooka Christine Nantegge yagubadde mu mitambo.

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro