Shiek Muzaata okunvumira mu maaso ga muwala wange ogenderedde ki? – Eddy Kenzo

Eddy Kenzo avuddeyo neyewuunya Shiek Muzaata okumuvuma mu maaso ga muwala we ku mukolo gw’okukyala kwa REMA Namakula;
“Sheikh Nuhu Muzaata Ssebo obubaka mbufunye neyanziza naye ebyembi Maama wange yafadda mugenzi like 20 something years back era y’ensonga lwaki nawe ondabira mukifaananyi mwondabira singa abaddewo osanga sandibadde semyekozo nga gwe bwontwala. Shiek Muzaata onvumidde mu maaso g’omwana wange nga akulaba I don’t think that was her good day today and she will never forget about you. I thank you Mr. Muzaata Allah ajakutulamula ku lunaku luli, Inshallah Salam Aleikum 🙏

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Kitalo! Jose Antonio Reyes afiiridde mu kabenje