Sports
0

Pulezidenti Museveni y’omu kubalabye empaka za Volley ball e Lugogo

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero yetabye luzannya lwa Volley Ball oluguddewo empaka za EAC Inter-Parliamentary Games e Lugogo mu MTN Arena Uganda bwebadde eyambalagana ne Tanzania. Pulezidenti avuddeyo nategeeza nti wadde nga abadde awagira Uganda naye abaddewo okulaga ekitiibwa kyassa mu mukago gwa East Africa ogw’okwegatta.

More Similar Posts

Menu