Pulezidenti Museveni yatikidde abayizi ba Lira University

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatuuzizza Chief Justice Emeritus Dr. Benjami Odoki nga Chancellor wa Lira University ne Prof Dr. Jasper Ogwal-Okeng nga Vice-Chancellor.
 
Ku mukolo gwegumu kwekwabadde namatikkira ga ssetendekero ono agasookedde ddala nga abayizi 192 babatikiddwa mu masomo ga Science ne Management.
 
Pulezidenti Museveni yeyamye okukola oluguudo olugenda ku Ssetendekero ono nga luyiibwa kkolaasi wamu n’enguudo eziri munda mu yo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omwana ow’emyaka esatu n’ekitundu akooneddwa emmotoka n’afiirawo