Pulezidenti Museveni agumizza Abafalansa mukusiga ensimbi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nagumya Abasuubuzi okuva mu ggwanga lya Bufalansa nga bwewaliwo emikisa gy’okusiga ensimbi mu Yuganda emingi ddala.
Pulezidenti okwogera bino yabadde asisinkanye abakungu abakiikiridde Abasuubuzi okuva e Bufalansa nga bakulembeddwamu Ssentebe waabwe Mw. Momer Nguer nga ensisinkano yabadde mu maka g’omukulembeze w’eggwanga.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
aba updf abakuzibwa baweereddwa amayinja gaabwe