Latest News
0

Poliisi ekoze ekikwekweto neyoola abavubuka 120

Poliisi mu Kampala ekoze ekikwekweto mwekwatidde abavubuka abasoba mu 120 nga banywa ebiragalalagala wamu ne sigala nga egezaako okumalawo okubinywera mu lujudde.
Bano babadde bakulembeddwamu Officer in Charge Operations ku Central Police Station Kampala Ivan Nduhura. Poliisi yakutte ebiragalalagala omuli enjaga ne Shisha.

More Similar Posts

Menu