Skip to content
08 Mar, 2021
Latest News
Poliisi ekitegeddeko nti wali abetegese okwekalakaasa
Daily Monitor erina okunetondera – HE. Museveni
Gavumenti ya India ewadde Yuganda ddoozi emitwalo 10
Radio Simba – Ennene
  • Home
  • Home
  • Events
  • Greetings
  • Contact Us
  • Quality Policy
  • About Us
  • Promotions
  • Shows
    • EMAMBYA ESAZE
    • SIMBA SPORTS
    • OLUTINDO
    • EMBOOZI YA’KAFUNDA
    • TOKAMALIRAWO
    • LUNCHTIME SPORTS
    • AWALI OMUKKA
    • KADONGO KAMU
    • KYEWUNYISA
    • OLUWOMBO
    • OMUSAWO WA SIMBA
    • SIMBA GOSPEL
    • AFRICAN MUSIC SHOW
    • EKIGGUNDA
    • MUKULIKEEYO

Akabenje ddekabusa omufiiridde abantu abasoba mu 15. Kitalo

July 1, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Kitalo nnyo, Akabenje ddekabusa omufiiridde abantu abasoba mu 15 ku luguudo lw’e Masaka okuliraana Katende.

Akabenje kano keetabiddwamu emmotoka ezisoba mu 6 wabula abantu abalala baddusiddwa mu ddwaliro.

Leave a commentLatest News

Sheikh Hassan Kirya akubiddwa amasasi agamuttiddewo!

July 1, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Kitalo nnyo omwogezi w’ekiwayi ky’e Kibuli Sheikh Hassan Kirya  akubiddwa amasasi agamuttiddewo ekiro ekikeesezza olwaleero wali mu ttaawo lya Northern bypass e Bweyogerere. Kitalo nnyo.! !!

Leave a commentLatest News

Obwakabaka bwa Buganda bufunye ebyapa byabwo ebisoba mu 80

June 30, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni awadde obwakabaka bwa Buganda ebyapa ebisoba mu 80 era nga bweyasuubiza.

Ebyapa bikwasiddwa Katikkiro Mayega awerekeddwako abakulu abenjawulo.  

Leave a commentLatest News

Ofwono Opondo asekeredde Besigye lwa kuggyayo mpapula za kibiina okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga

June 30, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Omwogezi wa Gavumenti Hon Ofwono Opondo asekeredde Besigye lwa kuggyayo mpapula za kibiina okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga 2016.

Opondo agamba nti Besigye baakamuwangula emirundi esatu era akomawo n’ogwokuna bamuddemu envuunula bibya.

Leave a commentLatest News

Omubbi w’embuzi akubiddwa mizibu era n’ayokebwa

June 30, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Omubbi w’embuzi akubiddwa emiggo egimututte e kalannamo era oluvannyuma n’akumwako omuliro. Bino bibadde mu Disitulikiti ye Luweero.

Leave a commentLatest News

Buganda yaakufuna ebyapa byayo okuva mu gavumenti eyawakati ebiri eyo mu 82

June 29, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Olunaku lw’e nkya 6 katikkiro wakugenda mu state house okufuna Ebyapa bya Buganda ebisoba mu 82.

Leave a commentLatest News

Gavumenti ya Buganda e genda kuddizibwa ebyapa ebisoba mu 82

June 29, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Enkya Buganda yaakufuna ebyapa byayo okuva mu gavumenti eyawakati ebiri eyo mu 82.

Bino byakuggibwayo katikkiro Mayega enkya mu state house

Leave a commentLatest News

“I don’t need clearance from Police to do my work” Mbabazi

June 29, 2015August 1, 2018 Mubiru Ali

Former prime minister of Uganda Hon Amama Mbabazi says that he doesn’t need to ask for permission from Police to carry out his political activities.

Leave a commentLatest News

Posts navigation

Previous 1 … 973 974 975 … 1,008 Next

Radio Simba Live

Listen on Online Radio Box! Radio Simba Wuliriza Kati !

EBYEMIZANNYO

  • Gomba 3 – 1 Buddo; Masaza Cup 2021
  • Referee eyalamula ogwa Vipers SC ne Police FC abonerezeddwa
  • AIGP Kasingye alagiddwa okusasula engasi
  • FUFA eyimirizza omutendesi wa Uganda Cranes
  • Abazannyi ba Yuganda 5 basangiddwa ne COVID-19

SIMBA EVENTS

  • Valentines 💝 yakunyumira ku Simba
  • Engule ya Radio Simba 2019 ekoya
  • Engule 2019 egobye bumale
  • Engule ya Radio Simba etandika leero.
  • Okutongoza Engule ya Simba 2019

On Air Now

WOLOKOSO

  • Kitalo! Sseeka asomedde agenda okuwasa dduwa y’omufu
  • Andrew Mwenda ayagalizza Bobi Wine amazaalibwa amalungi
  • Teri kivvulu kya valentine kigenda kubaayo – Patrick Oyango
  • Arshburg ne Kafeero balaajana
  • Pastor Mondo wonna walabibwako wakukwatibwa

Recent Comments

  • Waiswa Yakubu on Abalina COVID-19 mu Yuganda baweze 33
  • Omukulu Ibrahim Ssali on Contact Us
  • Peterson Ssendi on Omusirikale wa Poliisi eyanywa nagangayira balagidde akwatibwe
Copyright Radio Simba © All rights reserved.
Magazine Plus by WEN Themes