Omusango gw’okutta Mowzey Radio gusaliddwa

Omulamuzi wa Kkooti enkulu Entebe Jane Abodo olunaku olwaleero asalidde Godfrey Wamala aka Troy omusango ggwa ‘Manslaughter’ so si gwakutta Moses Ssekibogo aka Mowzey Radio.
Omulamuzi Jane bwabadde awa ensala ye agambye nti Troy mu ntandikwa y’okulumba Troy teyamulinako busungu bwakumutta wadde nga Mowzey Radio yafa oluvannyuma lw’okulwanira mu bbaala.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abagabi B’obutwa beeriisa nkuuli e Mpigi