Latest News
0

Omuliro gukutte ekkolero lya Nile Agro e Jinja

Omuliro gukutte ekkolero lya Nile Agro Industries Ltd erikola butto e Jinja. Omuliro gwatandikidde awaterekebwa ebikozesebwa okukola butto byonna nebisirikka. Kigambibwa nti ebintu bya bukadde nabukadde byebyononeddwa omuliro.Ekivuddeko omuliro guno tekinamanyika wabula ng’omuliro gutandikidde mu ‘Atomic boilers’ empya ezakateekebwa mu kkolero lino.

More Similar Posts

Menu