Mwebale omutima omuyambi (Kyannaku)

Namuyiga Margarete 35, okuva e Namayumba yalwala Kookolo w’omumwa gwa nabaana. Bamulongoosa nebamuggyamu oluseke olumu wabula olwasigalamu lwafuna ekizimba. Agenda kulongoosebwa wamu n’okukalirirwa mu Cancer Institute. Abadde yetaaga million emu nemitwalo 95.
Tutuusa okusiima kwaffe eri abawuliriza Simba abavuddeyo okumusondera ssente obukadde bubiri mu emitwalo ebiri (2,020,000/=). Entasiima ebula agiwa. Zimukwasiddwa Quality Manager – Catherine Mutambo ne Connie Naluggwa. 👏

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Buddu ne Bulemeezi bubefuka leero