Omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa aka Bajjo Eventz Clear Process olunaku olwaleero azzeeyo mu kkooti okuwulira omusango ogumuvunaanibwa ogw’okunyiiza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Marion Mangeni ayongezzaayo omusango okutuusa nga 13/01/2020 ekiggye Banjo mu mbeera nategeeza nti ye 2020 ayinza obutatuukayo ajjakuba yefiiridde.
