Lev Yashin ye Goal Keeper yekka eyali awangudde Ballon d’Or

#SimbaSportsUpdates;
Lev Yashin singa abadde mulamu leero yandiwezezza emyaka 9⃣0⃣. Ono yali mukuumi wa ggoolo ya Soviet nga yasamba ‘FIFA World Cup’ emirundi 4 – 1958, 1962, 1966 ne 1970 – era nga ye mukuumi wa ggoolo yekka mu byafaayo by’omupiira eyali awangudde #Ballon d’Or.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omuyizi wa UCU avunaanibwa omusango gw’obuseegu ateereddwa ku kakalu ka kkooti