Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje mu Mabira

Kitalo!
Omuntu omu yafiiridde mu kabenje n’abalala 12 nebalumizibwa byansusso mu kabenje akaagudde mu Mabira. Nuur Kasozi yeyafiiriddewo omulambo gwe negutwalibwa mu ggwanika ly’eddwaliro ly’e Kawolo.
Suleiman Tanale 25, agamba takisi nnamba UBF 705F mwebabadde batambulira nga Eva Namutumba yabadde ewenyuuka buweewo neyabika omupiira.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Fire burn down 30 homes in Masese .