Latest News
0

Kitalo! Abavubuka 4 bagudde mu River Nile nebafiiramu

Kitalo!
Abavubuka 4 ababadde bagenze okusamba omupiira e Jinja nga bavudde Mbuya nebaagala okusooka okwekubisa ku bifaananyi ku mugga kiyira (Nile) baseeredde ku mayinja nebaggwa mu mazzi nebafiiramu. Emirambo ebiri gyejakazuulibwa wabula abaginyuludde bakyagiremedde olwa ssente zebasabye obutawera.

More Similar Posts

Menu