Kipchoge amenye likodi mu misinde e Vienna

#SimbaSportsUpdates;
Munnakenya omuddusi w’emisindi Eliud Kipchoge amenye likoda y’okudduka emisinde egiweza mayiro 26.2 nga zino aziddukidde essaawa 1 eddakiika 59 ne sekonda 40 nga eno ye sipiidi ekyasinze mu byafaayo. Kino akikoredde mu misinde gya “Ineos 1:59 challenge” e Vienna.
Ono ye muddusi asoose mu nsi yonna okudduka olugendo luno nalumalako nga tawezezza ssaawa bbiri.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi ekutte ababadde beyita aba nira