Latest News
0

Katikkiro asabye ababalirizi b’ebitabo okubeera abeerufu okusobozesa amakampuni gebakolera okukula.

Katikkiro asabye ababalirizi b’ebitabo okubeera abeerufu okusobozesa amakampuni gebakolera okukula.

Okwogera bino, abadde ku mukolo gw’okukwasa engule (awards) ebitongole ne kampuni ez’enjawulo ezisinze okutumbula ebyenfuna mu bantu omwaka oguwedde.

Zino zaabadde mpaka za mulundi gwa mwenda 9th edition nga zitegekebwa ekibiina ekitwala ababalirizi b’ebitabo ekya Uganda Certified Public Accountants.
Omukolo gubadde ku Serena Hotel mu kiro ekikeesezza olwa leero.

More Similar Posts

Menu