Latest News
0

Hon. Ssekikubo ateereddwa

Hon. Theodore Ssekikubo ateereddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 25 obutali bwabuliwo.
Akulira abalamuzi abeddaala erisooka e Masaka agambye nti emisango egivunaanibwa Ssekikubo gyeyimirirwa nti n’ekirala oludda oluwaabi lulemereddwa okuleeta obujulizi obumala.
Omubaka Ssekikubo yeweze bwagenda okuddamu okukunga abantu baddeyo mu katale.

More Similar Posts

Menu