Olunaku lwaleero Patrick Ssenyonjo aka Fresh Kid UG yaccamudde abagenyi, abayizi wamu ne bannanyini ssomero lya Kampala Parents’ School abamuwa sikaala okubadde Dr. Sudhir Ruparelia ne mutabani we Rajiv Ruparelia ku mukolo gw’okwasa abayizi abatuula eky’omusanvu amabaluwa gaabwe.
