Eyabbye emotoka e Mulago Poliisi emunoonya

Omuntu alabikira mu kifaananyi kino anoonyezebwa Poliisi ku musango gw’okubba emotoka ku fayiro nnamba: CRB197/2019 Mulago Police Station.
Poliisi esaba Oyo yenna amumanyi okutegeeza Poliisi emuli okumpi mu kyaama oba akube ku 0782503871 oba 0704503871.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omukazi asazeeko bbaawe ebisumulozzo by’amaka