Edgar Watson tanalekulira kifo kye – FUFA

Ahmed Hussein nga ye ‘Communications Director’ w’ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) avuddeyo nasambajja engambo ezibadde zibungeesebwa ku mikutu egy’enjawulo nti CEO wa FUFA Edgar Watson nti yalekulidde nti kino si kituufu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
President tuukiriza byewatusuubiza – Bannakyotera