EC ewaddeyo emotoka 132 ne Piki Piki 21

Enkya yaleero Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda kawaddeyo emotoka 132 ne piki piki 21 era offiisi z’ebyokulonda ku Disitulikiti okwetoloola eggwanga. Zino mulimu nezo ezakozesebwa abaali besimbyeewo ku bwa Pulezidenti bwebaali batalaaga eggwanga okunoonya akalulu.

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro