Buchaman ne Kusasira bagudde mu bifo

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nalangirira abayimbi okuli Catherine Kusasira Sserugga wamu ne Mark Bugembe aka Bucha Man ku bifo eby’enjawulo mu Kampala.
Catherine Kusasira yamuwadde eky’obuwabuzi ku nsonga za Kampala ate Buchman namukwasa ensonga za Ghetto mu lukungaana lweyakubye wali e Katwe.
Wabula oluvannyuma wabaddewo vvaawo mpitewo nga abawagizi ba National Resistance Movement – NRM baagala okweggwa mu malaka olw’ensimbi ezabadde zigabwa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Bannayuganda abali emitala w’amayanja mwewandiise – Minisita Oryem