Bobi Wine simuwagira kuba tampa nga ku ssente – Eddie Messiah

Eddy messiah avuddeyo nalumba Bobi Wine; “Ngezezzaako okunoonya ensonga lwaki mpagira Bobi Wine wabula amazima mbuliddwa ensonga emu bweti, talina kyakoledde bavubuka, ate nange sirina kyemufunyeeko ate si mukwano ggwange. Kati lwaki mbeera muwagira mu mazima?
Mpagira Muhammad Nsereko kuba mukwano ggwange.
2021 nga okulonda kuwedde Bobi Wine agenda kuddayo afuuke wabulijjo nga nze olw’omululu gwe n’obutawagira balala.
Mpagira Bebe Cool kuba ampa ekitiibwa wamu n’ebintu eby’enjawulo ate olw’erinnya lyalina ne ssente siraba lwaki yandibadde ampa ekitiibwa.
Mpagira Jose Chameleone kuba ampa ekitiibwa nga tafuddeyo ku linnya lyalina.
Maama Fiina akimanyi bulungi nti omuntu alya ssente talya mpapula kyenva muwa ekitiibwa.
Akuwa gwowa.
Eddy mezaya”

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Besigye asisinkanye Besigye e Moyo