Bobi Wine ngenda kukusiba bwotalekerawo kweyita Ghetto President – Buchaman

Omuyimbi Bucha Man eyakalondebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga omuwabuzi we ku nsonga za Ghetto avuddeyo nalabula oyo yenna eyeyita Ghetto Pulezidenti nti ayolekedde okusibwa kuba ye ye Ghetto Pulezidenti. Buchaman yavuddeyo nategeeza nti ye yekka alina okuyitibwa Ghetto Pulezidenti okuva naleero era nga oyo anakiremerako omuli neyali Ffanfewe Bobi Wine amulabudde wagulagira bamukwate kuba awubisa abavubuka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Katikkiro atongozza kaweefube w’emmwanyi terimba