Bobi Wine ateereddwa mu bantu 100 abafunye ettutumu

Omubaka wa Kyaddondo East era Munnakisinde kya People Power – Uganda Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yateereddwa ku lukalala lw’abantu ekikumi ‘ @TIME 100 ‘ nga ali mu kibinja kya ba “Phenoms” (People who achieve a lot very quickly) ekibeeramu abantu abafuna ettutumu mu bwangu ennyo. Mu kibinja kino mulimu n’omuzannyi wa Firimu Munnakenya Wanuri ne ‘Model’ Munnansi wa South Sudan Adut Akech. Yoga yoga Bobi Wine.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
minisita aguddewo akatale k’ebisolo e ssembabule