Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya; “Olwaleero nga ndi wamu n’Omukulembeze wa NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine tukyalidde ku Mzee Moses Nkonge Kibalama mu maka ge e Buwambo. Muzeeyi Kibalama amaze akabanga nga tali buli bulungi naye agenda akuba ku matu.”