Gossip
0

Big Eye atwala kiwandiiko wa Bobi Wine ku babakuba obuccupa

Big Eye StarBoss tatuddde, avuddeyo nategeeza nga bwagenda okutambula olunaku olwaleero atwale ekiwandiiko mu maka ga Bobi Wine nga yemulugunya ku ye kyagamba nti abawagizi ba People Power – Uganda bakola effujjo ku bayimba ba National Resistance Movement – NRM ku bivvulu gyebaba bagenze okuyimba. Ono agamba nti ayagala Omubaka Kyagulanyi nga ye akulira ekisinde kya People Power Our Power aveeyo ayogera ku kino.
Tags:

More Similar Posts

Menu