Besigye yateereddwa okuva ku Poliisi e Naggalama

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye eyakwatiddwa Poliisi olunaku lw’eggulo natwalibwa ku Poliisi y’e Naggalama yateereddwa ku kakalu ka Poliisi ekiro ssaawa nnya nga aguddwako emisango okuli; okukuma mu bantu omuliro saako n’okugezaako okukuba olukungaana nga tafunye lukusa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Amama Mbabazi kati areeteddwa ku Police ya Kiira Road.