Bbaasi ya KK Travelers etomereganye ne loole ya UPDF e Diima

Kitalo;
Abantu abawerako bandiba nga bafiiridde mu kabenje akagudde okuliraana Diima Trading Center ku luguudo lwa Kampala – Karuma Bbaasi ya Kkampuni ya KK Travelers bwe yatomereganye bwenyi ku bwenyi n’emotoka ekika Jiegang nga eno ya ggye lya UPDF.
Bbaasi ya KK yabadde eva Kampala nga edda Koboko so nga yo Jiefang yabadde eva Lira nga eyolekera Kampala. Maj. Ceaser Olweny omwogezi wa 4th UPDF Division esangibwa mu Gulu yakakasizza akaebenje kano akaguddewo ekiro ku lwokutaano ku ssaawa nga ssatu ez’ekiro.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Dereeva wa Bus ya kkampuni ya Gateway akwatiddwa lwakuvugisa kimama