Bajjo ne Abtex bakwatiddwa Poliisi

Abategesi b’ebivvulu okuli Abbey Musinguzi aka Abtex owa Abtex promotions wamu ne Andy Mukasa aka Bajjo owa Bajjo Eventz Clear Process bakwatiddwa Poliisi kubigambibwa nti babadde bakuma omuliro mu banti.
Bano bakwatiddwa nga batunda T-Shirt zebatongoza gyebuvuddeko nga bagenderera kukuŋŋaanya ssente okusasulira abantu abasibwa oluvannyuma lw’okulemererwa okusasula engasi entonotono.
Nga tebanakwatibwa Abtex ategeezezza nti abbadde batunda T-shirt abantu zebanayambala nga bagenze okudduka emisinde ku Independence.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Dr. Besigye asiimye abasawo mu ddwaliro ly’e Nyakibale