Abayimbi abali mu NRM bonna bakuusa tebagaliza – Big Eye

Ibrahim Mayanja a.k.a Big Eye StarBoss avuddeyo nayambalira bayimbi banne bwebali mu National Resistance Movement – NRM nga bwebajudde enkwe nefubitizi mu mitima nga kyebakola kyokka kwekulwanyisa banaabwe okulaba nti bakola ensobi bagobwe mu NRM.
Big Eye nga ono ava mu Big Talent Entertainment. agamba nti mu bayimbi bonna abali mu NRM, Catherine Kusasira Sserugga yekka yalina omutima ogwagaliza abalala era nga ye yekka eyesigika.
Big Eye agamba nti ekigenda okusuula abayimbi abali mu NRM kwagala kulya nakusuula banaabwe nga babatega obutego bbo okusobola okufuna omulyo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Man gets knocked by a train, sustains injuries.