Abakungu ba Soroti University basindikiddwa ku alimanda

Abakungu okuva ku Ssetendekero wa Soroti olunaku olwaleero bavunaaniddwa nebasindikibwa ku alimanda e Luzira lwakukozesa bubi offiisi zaabwe, obukenuzi n’obuli bw’enguzi, okufiiriza Gavumenti ssente wamu n’okwekobaana okubba Gavumenti.
Kino kidiridde abakakiiko okuva mu State House okukola ekikwekweto mu Teso Sub-region omwezi oguwedde. Bano kuliko; Omoding Sam (Univ. Secretary), Otim Gilbert (Univ. Bursar), James Odongo( Internal auditor) ne Omeke David (Estates Officer).

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Bayogera bingi ebikyamu – Zaake