Abaami b’amasaza abaggya; Katambala ne Muteesa batuuziddwa

Minisita w’amawulire, Lukiiko, Kabineeti, Abagenyi era Omwogezi w’obwakabaka, Owek Noah Kiyimba, atuuzizza mu butongole abaami b’amasaza abaggya okuli Hajji Sulaiman Magala (Katambala-Butambala) ne Mohammed Sserwadda (Muteesa-Mawogola).

Mu bubaka bwe, Owek Kiyimba asabye abakulembeze okukolera awamu okusobola okuggusa obulungi emirimu gya Ssaabasajja Kabaka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omulamuzi agobye oguvunaanibwa Don Nasser