Aba Boda Boda bagumbye ku Vision Group nga balinda akulira Illuminati

Abavuzi ba Bodabooda enkya yaleero bakedde kugumba ku kitebe kya Vision Group mu Industrial Area nga balinda akulira “Illuminati” mu Yuganda okujja abawe buli omu obukadde 5 bweyabasuubizza bweyabadde ku mukutu gwa TV olunaku lw’eggulo. Kigambibwa nti bano batandise okweyiwa mu kifo kino okuva ku ssaawa mwenda ogw’okumakya nga bamulinda atuuke mu kifo olwaleero ku ssaawa mwenda ez’olweggulo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ennyimba za band bunzaali mu nva