Omusawo w’ekinnansi azadde mu muwala we abaana basatu – Mpigi

Police e Mpigi eriko omusawo w'ekinnansi gwegombyemu obwala lwa kukkiria mwana gw'azaala n'amuzaalamu abaana basatu.

Kigozi Vincent eyakazibwako erya  Jajja Kasooba omusawo w'ekinnansi mu bitundu by'e Mpigi y'agombeddwamu obwala olw'ebigambibwa  nti yakkira muwala  we Nakaweesa Agness n'amuzaalamu abaana basatu. 

Wetukoledde eggulire linno nga Jajja Kasooba atemeza mabega wa mitayimbwa.

 

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply